Amaso go malunji ondabikira bulunji ekikukula kyo kilunji weyisa nabulunji nywerera ku jim jazzy wo akwagala bali abalalala bagane bikwangala leka nkuwe omukwano nga gwadala suukali Anita anita anita anita Anita my love is for you Anita yansuta ekiro nebase era yambika nyumirwa nyo wemba nawe anita nsanyuka nyo nga oli nange amazima okubeera nawe kyamanyi labayo walunjiwa mutooka benz yekusanira oli kimuli kyange kyenjakisa amazi kumakulya nenfukirira sembera nkukube akama nina binji byenakuterekera anita nakupenda sana kipe kyangu nyota yasubuhi tayangu nyumbani